Et 12:23 - Luganda Bible 200323 Naye mwegenderezanga ne mutalya ku musaayi, kubanga omusaayi bwe bulamu. Kale temuulyenga bulamu wamu n'ennyama. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Kyokka mwegendereze mulemenga okulya ku musaayi; kubanga mu musaayi mwe muli obulamu; tolyanga musaayi awamu n'ennyama. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Naye weekuumenga obutalyanga musaayi; kubanga omusaayi bwe bulamu, ate nga tekikugwaniranga kulyanga bulamu ng’olya ennyama. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Kyokka weetegereze olemenga okulya ku musaayi: kubanga omusaayi bwe bulamu; so toliiranga bulamu wamu n'ennyama. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 Gwo omusaayi togulyanga; kubanga omusaayi bwe bulamu; n'olw'ekyo tolyanga bulamu wamu na nnyama. See the chapterLuganda DC Bible 200323 Naye mwegenderezanga ne mutalya ku musaayi, kubanga omusaayi bwe bulamu. Kale temuulyenga bulamu wamu n'ennyama. See the chapter |