Et 12:22 - Luganda Bible 200322 Abalongoofu n'abatali balongoofu bonna banaayinzanga okulya ku nnyama eyo, nga bwe balya ku y'empeewo n'ey'enjaza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Abatali balongoofu n'abalongoofu banaaziryangako kye nkanyi, ng'empeewo n'enjaza bwe ziriibwa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Onoogiryanga nga bw’onoolyanga empeewo n’enjaza. Abalongoofu n’abatali balongoofu bonna banaalyanga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Ng'empeewo n'enjaza bwe ziriibwa, bw'otyo bw'onoogiryangako: atali mulongoofu n'omulongoofu banaagiryangako okwenkanankana. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Mulyanga nga bwe mulya ennangaazi oba engabi; abalongoofu n'abatali balongoofu bonna bayinza okulya. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Abalongoofu n'abatali balongoofu bonna banaayinzanga okulya ku nnyama eyo, nga bwe balya ku y'empeewo n'ey'enjaza. See the chapter |