Et 12:19 - Luganda Bible 200319 Mwegenderezenga muleme okusuuliriranga Abaleevi, ebbanga lyonna lye mulimala nga muli balamu ku nsi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Mwekuumenga mulemenga okusuuliriranga Abaleevi ennaku zonna ze munaabeeranga abalamu mu nsi yammwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Weekuumanga nnyo obutalagajjaliranga Muleevi ebbanga lyonna ly’olimala ng’oli mulamu ku nsi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Weekuumenga oleme okwabulira Omuleevi ennaku zonna z'onoobeererangamu omulamu ku nsi yo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Wekkaanye, tolekereranga Muleevi ebbanga lyonna ly'olibeera mu nsi yo. See the chapterLuganda DC Bible 200319 Mwegenderezenga muleme okusuuliriranga Abaleevi, ebbanga lyonna lye mulimala nga muli balamu ku nsi. See the chapter |