Online Bible

- Advertisements -




Et 11:4 - Luganda Bible 2003

4 Mwalaba nga Mukama bwe yasaanyizaawo ddala n'okutuusa kati eggye ly'Abamisiri, n'embalaasi zaabwe, n'amagaali gaabwe, ng'abakuluggusizaako amazzi g'Ennyanja Emmyufu, bwe baali nga babawondera mmwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 era bye yakola eggye ery'e Misiri, bwe yasaanyawo embalaasi n'amagaali gaabwe; mu mazzi ag'ennyanya emmyufu, n'abazikiriza bonna bwe baali nga babawondera.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 ne bye yakola eggye lya Misiri n’embalaasi zaalyo n’amagaali gaalyo; era nga amaggye ago bwe yagazikiririza mu mazzi ag’omu Nnyanja Emyufu bwe gaali nga gabagoberera, n’agamalirawo ddala n’okutuusa leero.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 era kye yakolera eggye ery'e Misiri, embalaasi zaabwe n'amagaali gaabwe; bwe yabakulukusizaako amazzi ag'Ennyanja Emmyufu bwe baali nga babagoberera, era Mukama bwe yabazikiriza okutuusa leero;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 ne bye yakola eggye lyonna ery'Abamisiri n'embalaasi zaalyo n'ebigaali byalyo, n'abakulukusizaako amazzi g'Ennyanja ey'Ebiwuuwa lwe baali babawondedde, Omukama amale abazikirize n'okutuusa ku lunaku lwa leero;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Mwalaba nga Mukama bwe yasaanyizaawo ddala n'okutuusa kati eggye ly'Abamisiri, n'embalaasi zaabwe, n'amagaali gaabwe, ng'abakuluggusizaako amazzi g'Ennyanja Emmyufu, bwe baali nga babawondera mmwe.

See the chapter Copy




Et 11:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements