Et 11:31 - Luganda Bible 200331 Munaatera okusomoka Omugga Yorudaani, okuyingira mwefuge ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa. Bwe muligyefuga ne mugibeeramu, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI31 Kubanga mugenda okusomoka Yoludaani okuyingira mutwale ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, okubeeramu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya31 Muli kumpi okusomoka omugga Yoludaani mwefunire ensi Mukama Katonda wammwe gy’abawa. Bwe mulimala okugyetwalira, nga mwe mubeera, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya31 Kubanga mugenda okusomoka Yoludaani okuyingira okulya ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, era muligirya, ne mutuula omwo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU31 Mugenda okusomoka Yorudani, mutwale ensi Omukama Katonda wammwe gy'anaabawa. Nga mumaze okugitwala, nga mugibaddemu, See the chapterLuganda DC Bible 200331 Munaatera okusomoka Omugga Yorudaani, okuyingira mwefuge ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa. Bwe muligyefuga ne mugibeeramu, See the chapter |