Et 11:28 - Luganda Bible 200328 munaakolimirwanga bwe mutaawulirenga biragiro bya Mukama Katonda wammwe, ne mukyama okuva ku mpisa ze mbalagira leero, ne musinzanga balubaale be mwali mutamanyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Naye munaakolimirwanga, bwe mutaawulirenga biragiro bya Mukama Katonda wammwe, ne mukyama okuva mu kkubo lye mbalagira leero, ne musinzanga bakatonda abalala be mwali temumanyi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 ekikolimo, bwe mutaagonderenga mateeka ga Mukama Katonda wammwe, ne mukyamanga okuva mu kkubo lye mbalagira leero, ne mugobereranga bakatonda abalala be mwali mutamanyi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 n'okukolimirwa, bwe mutaawulirenga biragiro bya Mukama katonda wammwe, naye ne mukyama okuva mu kkubo lye mbalagira leero, okugoberera bakatonda abalala be mutamanyanga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU28 ekikolimo: bwe muliba temugondedde biragiro bya Mukama Katonda wammwe, ne muva mu kkubo, lye mbalaga olwa leero, ne mugoberera balubaale be mutamanyangako. See the chapterLuganda DC Bible 200328 munaakolimirwanga bwe mutaawulirenga biragiro bya Mukama Katonda wammwe, ne mukyama okuva ku mpisa ze mbalagira leero, ne musinzanga balubaale be mwali mutamanyi. See the chapter |