Online Bible

- Advertisements -




Et 11:23 - Luganda Bible 2003

23 Olwo anaagobamu ab'amawanga ago gonna nga mutuuka, mmwe ne mwefuga ensi y'ab'amawanga agasinga eryammwe obunene n'amaanyi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 Mukama anaagobangamu amawanga gano gonna mu maaso gammwe, mmwe ne mutwala ensi z'amawanga ago agabasinga obunene n'amaanyi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 kale, Mukama anaagobangamu amawanga ago gonna aganaabanga mu maaso gammwe, ne mwefunira ensi z’amawanga ago agabasinga mmwe obunene era n’amaanyi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Mukama anaagobangamu amawanga gano gonna mu maaso gammwe, mmwe ne mulya amawanga agabasinga obunene n'amaanyi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

23 Omukama aligobawo amawanga ago gonna mu maaso gammwe; mugenda kutwala amawanga agabasinga obunene n'amaanyi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 Olwo anaagobamu ab'amawanga ago gonna nga mutuuka, mmwe ne mwefuga ensi y'ab'amawanga agasinga eryammwe obunene n'amaanyi.

See the chapter Copy




Et 11:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements