Online Bible

- Advertisements -




Et 11:21 - Luganda Bible 2003

21 Olwo mmwe n'abaana bammwe muliwangaalira mu nsi, Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe. Muligibeeramu ebbanga lyonna eggulu lye lirimala nga liri waggulu w'ensi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 Ennaku zammwe n'ez'abaana bammwe zibeere nnyingi mu nsi Mukama gye yalayirira bajjajjammwe okubawa emirembe gyonna.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 mmwe n’abaana bammwe mulyoke muwangaalenga nnyo, mumale ennaku nnyingi nga ebbanga eggulu lye lirimala nga liri waggulu w’ensi, nga muli mu nsi Mukama gye yasuubiza bajjajjammwe okugibawa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 ennaku zammwe zeeyongerenga, n'ennaku ez'abaana bammwe, ku nsi Mukama gye yalayirira bajjajja bammwe okubawa, ng'ennaku ez'eggulu eriri waggulu w'ensi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

21 ennaku zo n'eza batabani bo ziryoke zeyongere obungi mu nsi Omukama gye yalayira okuwa bajjajjaabo, ebbanga lyonna eggulu lye lirimala nga liri waggulu w'ensi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

21 Olwo mmwe n'abaana bammwe muliwangaalira mu nsi, Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe. Muligibeeramu ebbanga lyonna eggulu lye lirimala nga liri waggulu w'ensi.

See the chapter Copy




Et 11:21

Follow us:

Advertisements


Advertisements