Online Bible

- Advertisements -




Et 11:2 - Luganda Bible 2003

2 Mumanye olwaleero nti soogera na baana bammwe abatannamanya, era abatannalaba nga Mukama Katonda wammwe bw'akangavvula. Mmwe mwalaba obukulu bwe, n'obuyinza bwe obungi, n'amaanyi ge,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Kale mumanye leero; soogera na baana bammwe abaatamanya era abataalaba kukangavvula kwa Mukama Katonda wammwe, wabula nammwe abalaba obukulu bwe n'amaanyi ge, n'omukono gwe ogwagololwa;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Mutegeere nga ku lunaku lwa leero soogera na baana bammwe abataamanya era abataalaba ku kukangavvula kwa Mukama Katonda wammwe, n’ekitiibwa kye n’omukono gwe ogw’amaanyi, era ogw’obukuumi;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Era mumanye leero: kubanga soogera na baana bammwe abatannamanya era abatannalaba kukangavvula kwa Mukama Katonda wammwe, obukulu bwe, engalo ze ez'amaanyi, n'omukono gwe ogwagololwa,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Jjukira olwa leero nti si baana bammwe be baayita mu bino, si be baalaba Omukama Katonda wammwe bw'agunjula, obukulu bwe, omukono gwe ogw'amaanyi, n'omukono gwe omugolole;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Mumanye olwaleero nti soogera na baana bammwe abatannamanya, era abatannalaba nga Mukama Katonda wammwe bw'akangavvula. Mmwe mwalaba obukulu bwe, n'obuyinza bwe obungi, n'amaanyi ge,

See the chapter Copy




Et 11:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements