Et 11:19 - Luganda Bible 200319 Mubiyigirizenga abaana bammwe. Mubyogerengako nga muli awaka, era nga mutambula mu ŋŋendo, nga mugalamiddeko, era nga mugolokose. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Era munaabiyigirizanga abaana bammwe, nga mubinyumyako, bwe munaatuulanga mu nnyumba zammwe ne bwe munaabanga mutambula mu ŋŋendo zammwe, bwe munaabanga mugenda okwebaka, era ne bwe munaabanga mugolokose. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Mubiyigirizenga abaana bammwe, ng’obinyumyako bw’onoobanga otudde mu nnyumba yo, ne bw’onoobanga otambula mu nguudo; ne bw’onoogalamirangako, era ne bw’onoositukanga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Era munaabiyigirizanga abaana bammwe, nga mubinyumya, bw'onootuulanga mu nnyumba yo era bw'onootambuliranga mu kkubo, era bw'onoogalamiranga, era bw'onoogolokokanga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Mubiyigirizanga batabani bammwe; obyogeranga ng'obadde otudde mu nnyumba yo, ng'otambula mu kkubo, ng'ogenda okwebaka oba nga wa kazuukuka. See the chapterLuganda DC Bible 200319 Mubiyigirizenga abaana bammwe. Mubyogerengako nga muli awaka, era nga mutambula mu ŋŋendo, nga mugalamiddeko, era nga mugolokose. See the chapter |