Et 11:17 - Luganda Bible 200317 Mukama n'abasunguwalira mmwe, n'aziyiza enkuba okutonnya, ensi n'ekala n'etebaza bibala, ne muzikirira mangu, wadde nga muli mu nsi ennungi Mukama gy'abawa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 obusungu bwa Mukama ne bubabuubuukirako, n'aggalawo eggulu, enkuba netatonnya, n'ensi netabala bibala byayo; ne muzikirira mangu okuva mu nsi ennungi Mukama gy'abawa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Kale obusungu bwa Mukama ne bubabuubuukirangako, n’aggalangawo eggulu, enkuba ne tetonnyanga, n’ettaka ne litabalangako bibala, ne muzikiriranga ne muggwaawo mangu ku nsi ennungi Mukama gy’abawa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 obusungu bwa Mukama ne bubabuubuukirako, n'aggalawo eggulu, enkuba obutatonnyanga, n'ensi obutabalanga bibala byayo; ne muzikirira mangu okuva ku nsi ennungi Mukama gy'abawa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 olwo obusungu bw'Omukama bugenda kubeesererako; alisiba eggulu enkuba ereme kutonnya n'ettaka lireme kuleeta kibala kyalyo; amangu ago mulisaanawo ku nsi ennungi Omukama gy'agenda okubawa. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Mukama n'abasunguwalira mmwe, n'aziyiza enkuba okutonnya, ensi n'ekala n'etebaza bibala, ne muzikirira mangu, wadde nga muli mu nsi ennungi Mukama gy'abawa. See the chapter |