Et 11:16 - Luganda Bible 200316 Mwekuume mulemenga okubuzibwabuzibwa ne muwaba ne muweerezanga balubaale era ne mubasinzanga, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Mwekuumenga emitima gyammwe gireme okulimbibwa, ne mukyama, okuweereza bakatonda abalala ne mubasinza; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Mwegenderezenga nnyo, mulemenga okukyama ne mubula, ne muweerezanga bakatonda abalala era ne mubavuunamiranga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Mwekuumenga omutima gwammwe guleme okulimbibwa, ne mukyama, ne muweereza bakatonda abalala ne mubasinza; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Mwekkaanye sikulwa ng'omutima gwammwe gusendebwasendebwa, ne muva ku Mukama, ne muweereza balubaale abagwira ne mubasinza, See the chapterLuganda DC Bible 200316 Mwekuume mulemenga okubuzibwabuzibwa ne muwaba ne muweerezanga balubaale era ne mubasinzanga, See the chapter |