Online Bible

- Advertisements -




Et 11:13 - Luganda Bible 2003

13 “Kale munyiikirenga okutuukiriza ebiragiro bye mbawa olwaleero. Mwagalenga Mukama Katonda wammwe, mumuweerezenga n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Awo olunaatuukanga bwe munaanyiikiranga okuwulira ebigambo byange bye mbalagira leero, okwagala Mukama Katonda wammwe, n'okumuweereza n'omutima gwammwe gwonna n'obulamu bwammwe bwonna,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Bwe munaagonderanga amateeka gano ge mbalagira leero: okwagalanga Mukama Katonda wammwe, n’okumuweerezanga n’omutima gwammwe gwonna, n’emmeeme yammwe yonna,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Awo olunaatuukanga bwe munaanyiikiranga okuwulira ebigambo byange bye mbalagira leero, okwagala Mukama Katonda wammwe, n'okumuweereza n'omutima gwammwe gwonna n'emmeeme yammwe yonna,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Bwe muliba mukutte ebiragiro byange, bye mbalagira olwa leero: okwagala Omukama Katonda wammwe n'okumuweereza n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 “Kale munyiikirenga okutuukiriza ebiragiro bye mbawa olwaleero. Mwagalenga Mukama Katonda wammwe, mumuweerezenga n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna.

See the chapter Copy




Et 11:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements