Et 11:12 - Luganda Bible 200312 Ensi eyo Mukama Katonda wammwe agyagala era agirabirira ennaku zonna, okuva omwaka lwe gutandika okutuusa lwe guggwaako. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Ensi eyo Mukama Katonda wammwe agyagala; era amaaso ge gaba ku yo ennaku zonna, okuva ku ntandikwa y'omwaka okutuusa ku nkomerero yaagwo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Ye nsi Mukama Katonda wo gy’alabirira. Amaaso ga Mukama Katonda wo gabeera ku nsi eyo bulijjo, okuva ku ntandikwa y’omwaka okutuuka ku nkomerero yaagwo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 ensi Mukama Katonda wo gy'ayagala; amaaso ga Mukama Katonda wo gaba ku yo ennaku zonna, okuva omwaka we gusookera okutuusa ku nkomerero ya gwo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Ye nsi Omukama Katonda wo gy'alabirira; Omukama Katonda wo agissaako eriiso okuva ku masooka g'omwaka okutuusa ku nkomerero yaagwo. See the chapterLuganda DC Bible 200312 Ensi eyo Mukama Katonda wammwe agyagala era agirabirira ennaku zonna, okuva omwaka lwe gutandika okutuusa lwe guggwaako. See the chapter |