Et 10:6 - Luganda Bible 20036 (Abayisirayeli ne batambula okuva ku nzizi z'Abayaakani ne batuuka e Mosera. Arooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa. Mutabani we Eleyazaari n'amusikira mu mulimu gw'obwakabona. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 ( Abaana ba Isiraeri ne batambula okuva e Beerosubeneyaakani okutuuka e Mosera. Alooni n'afiira eyo, era gye yaziikibwa; Eriyazaali mutabani we n'amusikira mu kuweereza okw'obwakabona. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Abaana ba Isirayiri ne batambula okuva e Beeru Beneyaakani ne batuuka e Mosera. Awo Alooni we yafiira era we yaziikibwa. Mutabani we Eriyazaali n’amusikira n’atandika okukola emirimu gya Alooni egy’Obwakabona. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 (Abaana ba Isiraeri ne batambula okuva e Beerosubeneyaakani okutuuka e Mosera: Alooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa; Eriyazaali mutabani we n'aweerezanga mu bwakabona mu kifo kye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 “Abayisirayeli ne bava e Beeroti-Bene-Yakani ne balaga e Mosera. Eyo Aroni gye yafiira era n'aziikibwa; Eleyazari mutabani we n'amusikira ku bwakabona. See the chapterLuganda DC Bible 20036 (Abayisirayeli ne batambula okuva ku nzizi z'Abayaakani ne batuuka e Mosera. Arooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa. Mutabani we Eleyazaari n'amusikira mu mulimu gw'obwakabona. See the chapter |