Online Bible

- Advertisements -




Et 10:5 - Luganda Bible 2003

5 Ne nkyuka, ne nserengeta okuva ku lusozi, ne nteeka ebipande mu ssanduuko gye nakola, era biri omwo nga Mukama bwe yandagira.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Ne nkyuka ne nva ku lusozi, ne nteeka ebipande mu ssanduuko gye nnali nkoze; era biri omwo nga Mukama bwe yandagira.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Bwe ntyo ne nkyusa obuwufu ne nzikirira okuva ku lusozi, ebipande ne mbiteeka mu Ssanduuko gye nabajja, nga Mukama Katonda bwe yandagira, ne kaakano mwe biri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Ne nkyuka ne nva ku lusozi, ne nteeka ebipande mu ssanduuko, gye nnali nkoze; era biri omwo, nga Mukama bwe yandagira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Bwe nakomawo nga nvudde ku lusozi, empande ne nzissa mu ssanduuku gye nali nkoze ng'Omukama bwe yandagira; kati ziri omwo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Ne nkyuka, ne nserengeta okuva ku lusozi, ne nteeka ebipande mu ssanduuko gye nakola, era biri omwo nga Mukama bwe yandagira.”

See the chapter Copy




Et 10:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements