Online Bible

- Advertisements -




Et 10:22 - Luganda Bible 2003

22 Bajjajjammwe baagenda e Misiri nga bali abantu nsanvu bokka, naye kaakano Mukama Katonda wammwe, mmwe abafudde bangi ng'emmunyeenye eziri ku ggulu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Bajjajjammwe baagenda e Misiri nga bali abantu nsanvu (70); naye kaakano Mukama Katonda wammwe abaazizza; muli ng'emmunnyenye ez'oku ggulu obungi.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Bajjajjaabo bwe baaserengeta e Misiri, bonna awamu baali bawera abantu nsanvu; kaakano Mukama Katonda wo abafudde bangi nnyo ng’emmunyeenye ez’oku ggulu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Bajjajja bo baaserengeta mu Misiri nga bali abantu nsanvu; ne kaakano Mukama Katonda wo akufudde ng'emmuyeenye ez'omu ggulu olw'obungi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Bajjajjaabo okuserengeta e Misiri baali abantu nsanvu, naye laba kati Omukama Katonda wo akuwadde okwala okwenkana emmunyeenye z'eggulu obungi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Bajjajjammwe baagenda e Misiri nga bali abantu nsanvu bokka, naye kaakano Mukama Katonda wammwe, mmwe abafudde bangi ng'emmunyeenye eziri ku ggulu.

See the chapter Copy




Et 10:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements