Et 10:20 - Luganda Bible 200320 Mussengamu ekitiibwa Mukama Katonda wammwe, era Ye gwe mubanga muweereza. Mumunywererengako, era mu linnya lye, mwe mubanga mulayirira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Mutyenga Mukama Katonda wammwe; oyo gwe munaaweerezanga; era oyo gwe munegattanga naye, n'erinnya lye lye munaalayiranga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Otyanga Mukama Katonda wo era muweerezenga. Munywererengako, era mu linnya lye mw’onoolayiriranga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Onootyanga Mukama Katonda wo; oyo gw'onooweerezanga; era oyo gw'oneegattanga naye, n'erinnya lye ly'onoolayiranga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Otyanga Omukama Katonda wo, n'omuweerezanga, onywereranga ku ye era mu linnya lye mw'olayiriranga. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Mussengamu ekitiibwa Mukama Katonda wammwe, era Ye gwe mubanga muweereza. Mumunywererengako, era mu linnya lye, mwe mubanga mulayirira. See the chapter |