Et 10:18 - Luganda Bible 200318 Asala mu bwenkanya ensonga za bamulekwa ne bannamwandu. Alumirwa abagwira abali mu mmwe, n'abawa ebyokulya n'ebyokwambala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Asala mu bwenkanya omusango gwa bamulekwa ne bannamwandu, era alabirira bannamawanga ng'abawa eby'okulya n'eby'okwambala. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Bamulekwa abataliiko bakitaabwe, ne bannamwandu, abamalira ensonga zaabwe mu bwenkanya; era ayagala ne bannamawanga abatambuze, ng’abawa emmere n’ebyokwambala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Asalira omusango mulekwa ne nnamwandu, era ayagala munnaggwanga, ng'amuwa ebyokulya n'ebyokwambala. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 Awolereza mulekwa ne nnamwandu, ayagala omugwira n'amuwa ekyokulya n'ekyokwambala. See the chapterLuganda DC Bible 200318 Asala mu bwenkanya ensonga za bamulekwa ne bannamwandu. Alumirwa abagwira abali mu mmwe, n'abawa ebyokulya n'ebyokwambala. See the chapter |