Et 10:17 - Luganda Bible 200317 kubanga Mukama Katonda wammwe mukulu okusinga balubaale bonna. Ye Mukama w'abafuzi, ow'amaanyi era ow'entiisa, atasaliriza, era atalya nguzi. Bag 2:6; Beef 6:9 See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Kubanga Mukama Katonda wammwe ye Katonda omukulu asinga ba katonda abalala bonna; era Mukama w'abafuzi, ow'amaanyi, ow'entiisa, atasaliriza era atalya nguzi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Kubanga Mukama Katonda wammwe ye Katonda wa bakatonda, era ye Mukama w’abakama, ye Katonda omukulu, nannyini buyinza era Katonda atiibwa, atalina kyekubiira, era atalya nguzi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Kubanga Mukama Katonda wammwe ye Katonda wa bakatonda, era Mukama w'abaami, Katonda omukulu, ow'amaanyi era ow'entiisa, atatya maaso ga bantu, so talya nguzi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 kubanga Omukama Katonda wammwe ye Katonda wa balubaale, ye Mukama w'abakama, Katonda omukulu, wa buyinza, wa ntiisa, teyeekubiira era talya nguzi. See the chapterLuganda DC Bible 200317 kubanga Mukama Katonda wammwe mukulu okusinga balubaale bonna. Ye Mukama w'abafuzi, ow'amaanyi era ow'entiisa, atasaliriza, era atalya nguzi. Bag 2:6; Beef 6:9 See the chapter |