Et 10:15 - Luganda Bible 200315 Naye Mukama yalumirwa nnyo bajjajjammwe, n'abaagala era n'okutuusa kati, kyeyava yeeroboza mmwe bazzukulu baabwe, mu b'amawanga amalala gonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Mukama yayagala bwagazi bajjajjammwe, era nammwe bazzukulu baabwe kwe kubalonda okubaggya mu mawanga amalala gonna, era abaagala n'okutuusa kaakano. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Kyokka era Mukama yakwana bajjajjaabo n’abaagala nnyo, ne yeerondera mmwe, bazzukulu baabwe, okubeera ku ntikko y’amawanga gonna nga bwe kiri leero. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Mukama yasanyukira busanyukizi bajjajja bo okubaagala, n'alonda ezzadde lyabwe eryaddawo, ye mmwe okusinga amawanga gonna, nga leero. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Naye Omukama yasiima bajjajjaabo n'abaagala; mmwe bazzukulu baabwe n'abalonda, n'abasukkulumya amawanga gonna, nga bwe kiri kaakati. See the chapterLuganda DC Bible 200315 Naye Mukama yalumirwa nnyo bajjajjammwe, n'abaagala era n'okutuusa kati, kyeyava yeeroboza mmwe bazzukulu baabwe, mu b'amawanga amalala gonna. See the chapter |