Online Bible

- Advertisements -




Et 10:11 - Luganda Bible 2003

11 Awo n'aŋŋamba nti: ‘Situka oyongere okutambula olugendo, okulembere abantu, bagende beefuge ensi gye nalayirira bajjajjaabwe okubawa.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Mukama n'aŋŋamba nti, ‘Golokoka, okulembere abantu obayingize mu nsi gye nnalayirira bajjajjammwe okubawa.’ ”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Mukama n’aŋŋamba nti, “Genda okulembere abantu, bakwate olugendo lwabwe, bayingire mu nsi gye nalayirira bajjajjaabwe okugibawa, bagyefunire.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Mukama n'aŋŋamba nti Golokoka, otambule ku lugendo lwo ng'okulembera abantu; era baliyingira balirya ensi gye nnalayirira bajjajja baabwe okubawa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 N'aŋŋamba nti: ‘Situka, genda okulembere abantu bayingire batwale ensi gye nalayira okuwa bajjajjaabwe.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Awo n'aŋŋamba nti: ‘Situka oyongere okutambula olugendo, okulembere abantu, bagende beefuge ensi gye nalayirira bajjajjaabwe okubawa.’

See the chapter Copy




Et 10:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements