Online Bible

- Advertisements -




Et 1:44 - Luganda Bible 2003

44 Awo Abaamori abaali mu nsi eyo ey'ensozi, ne bavaayo okubalumba nga bataamye ng'enjuki. Ne babawondera okutuukira ddala e Haruma, ne babawangulira eyo mu nsi ey'ensozi ey'e Seyiri.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

44 Awo Abamoli abaatuulanga ku lusozi olwo, ne bafuluma okubalumba nga bataamye ng'enjuki, ne babagoba ne babakuba okuva e Seyiri okutuusa e Koluma.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

44 Awo Abamoli abaabeeranga mu nsi eyo ey’ensozi, ne bavaayo ne babalumba, ne babagoba ng’enjuki bwe zikola, ne babakubira mu Seyiri n’okubatuusiza ddala e Koluma.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

44 Awo Abamoli abaatuulanga ku lusozi olwo, ne bafuluma okubalumba ne babagoba, ng'enjuki bwe zikola, ne babakubirakubira ku Seyiri okutuusa ku Koluma.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

44 Abaamori abaasulanga mu nsozi ezo baavaayo ne babalumba, ne babagoba ng'enjuki bwe zikola, ne babakuba okubaggyira ddala e Seyiri okutuuka e Koruma.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

44 Awo Abaamori abaali mu nsi eyo ey'ensozi, ne bavaayo okubalumba nga bataamye ng'enjuki. Ne babawondera okutuukira ddala e Haruma, ne babawangulira eyo mu nsi ey'ensozi ey'e Seyiri.

See the chapter Copy




Et 1:44

Follow us:

Advertisements


Advertisements