Et 1:42 - Luganda Bible 200342 “Awo Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Bagambe nti tebagenda, era tebalwana, kubanga nze siri wamu nabo. Abalabe baabwe bajja kubawangula.’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI42 “Awo Mukama n'aŋŋamba nti, ‘Bagambe nti temugenda so temulwana, kubanga Nze siri wamu nammwe. Abalabe bammwe bajja kubawangula.’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya42 Mukama n’aŋŋamba nti, “Bategeeze nti, ‘Temwambuka kulwana, kubanga sijja kubeera nammwe. Abalabe bammwe bajja kubawangula.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya42 Awo Mukama n'aŋŋamba nti Bagambe nti Temulinnya so temulwana; kubanga nze siri mu mmwe; muleme okugobebwa mu maaso g'abalabe bammwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU42 Omukama n'aŋŋamba nti: ‘Bagambe nti: “Temwambuka kugenda kulwana, kubanga sijja kugenda nammwe; abalabe bammwe bajja kubakubirayo” ’ See the chapterLuganda DC Bible 200342 “Awo Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Bagambe nti tebagenda, era tebalwana, kubanga nze siri wamu nabo. Abalabe baabwe bajja kubawangula.’ See the chapter |