Online Bible

- Advertisements -




Et 1:38 - Luganda Bible 2003

38 Omuweereza wo Yoswa, mutabani wa Nuuni, ye aligiyingiramu. Mugumye omwoyo, kubanga ye alituusa Abayisirayeli mu nsi eyo ne bagyefuga.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

38 Yoswa mutabani wa Nuuni, omuweereza wo oyo ye aligiyingiramu; mugumye omwoyo; kubanga ye yaligigabira abaana ba Isiraeri.’ ”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

38 Wabula omuweereza wo Yoswa mutabani wa Nuuni ye aligiyingiramu. Mumuwagire, kubanga ye alikulembera abaana ba Isirayiri ne basikira ensi eyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

38 Yoswa omwana wa Nuni, ayimirira mu maaso go, oyo aliyingira omwo: mugumye omwoyo; kubanga ye aligisisa Isiraeri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

38 Naye Yoswa omuweereza wo, y'aliyingirayo. Oyo mugumye, kubanga y'alikulembera Yisirayeli okugyetwalira ng'obusika.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

38 Omuweereza wo Yoswa, mutabani wa Nuuni, ye aligiyingiramu. Mugumye omwoyo, kubanga ye alituusa Abayisirayeli mu nsi eyo ne bagyefuga.’

See the chapter Copy




Et 1:38

Follow us:

Advertisements


Advertisements