Et 1:36 - Luganda Bible 200336 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefunne. Oyo ye aligiraba. Era ye n'abaana be ndibawa ensi gye yalambula, kubanga yannywererako mu byonna.’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefune ndi muyingiza mu nsi gye yaketta, ye n'abaana be, kubanga yeesiga Mukama mu byonna.’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefune. Ye agenda kugiraba, era ndimugabira, awamu n’ezzadde lye, ensi gye yalinnyako ekigere kye; kubanga yagondera Mukama n’omutima gwe gwonna.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya36 wabula Kalebu omwana wa Yefune, oyo y'aligiraba; era oyo ndimuwa ensi gye yalinnyako n'abaana be: kubanga yagoberera Mukama mu byonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU36 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefunne. Oyo y'aligiraba; ye ndimuwa ensi gy'alinnyeeko ekigere kye, ndigiwa n'abaana be, kubanga yagoberera Omukama n'omutima gwe gwonna.’ See the chapterLuganda DC Bible 200336 okuggyako Kalebu mutabani wa Yefunne. Oyo ye aligiraba. Era ye n'abaana be ndibawa ensi gye yalambula, kubanga yannywererako mu byonna.’ See the chapter |