Online Bible

- Advertisements -




Et 1:25 - Luganda Bible 2003

25 Ne banogayo ku bibala, ne babireeta gye tuli. Ne batubuulira nti: ‘Ensi Mukama Katonda waffe gy'atuwa, nnungi.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Ne banogayo ku bibala, ne babituleetera. Ne batubuulira nti, ‘Ensi Mukama Katonda waffe gy'atuwa, nnungi.’

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Ne banoga ku bibala eby’omu nsi omwo ne babituleetera; ne batutegeeza bwe bati nti, “Ensi Mukama Katonda waffe gy’atuwadde nnungi nnyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Ne batwala ku bibala by'ensi mu ngalo zaabwe, ne babireeta gye tuli, ne batubuulira ne boogera nti Ensi eyo nnungi Mukama Katonda waffe gy'atuwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Baddira ku bibala byayo ne babikkiriza gye twali, ne bagamba nti: ‘Ensi Omukama Katonda waffe gy'agenda okutuwa nnungi.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Ne banogayo ku bibala, ne babireeta gye tuli. Ne batubuulira nti: ‘Ensi Mukama Katonda waffe gy'atuwa, nnungi.’

See the chapter Copy




Et 1:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements