Et 1:19 - Luganda Bible 200319 “Twakola nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira, ne tuva ku Horebu, ne tutambula okuyita mu ddungu eryo lyonna eddene era ery'entiisa lye mwalaba, nga tukutte ekkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abaamori, ne tutuuka e Kadesi Baruneya. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 “Awo ne tutambula okuva e Kolebu, ne tuyita mu ddungu liri lyonna eddene ery'entiisa lye mwalaba, mu kkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abamoli, nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira; ne tutuuka e Kadesubanea. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Awo ne tusitula okuva e Kolebu, ne tuyita mu ddungu eddene ery’entiisa mwenna lye mwalaba, ne tukwata ekkubo eryatutwala mu nsi ey’ensozi ey’Abamoli, nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira; ne tulyoka tutuuka e Kadesubanea. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Awo ne tutambula okuva e Kolebu, ne tuyita mu ddungu liri lyonna eddene ery'entiisa lye mwalaba, mu kkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abamoli, nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira; ne tutuuka e Kadesubanea. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 “Nga Omukama bwe yali atulagidde, twava ku Korebu ne tukutula mu ddungu eryo lyonna eddene ate ery'entiisa lye mwalaba, ne tuyita mu kkubo ly'omu nsozi mu nsi y'Abaamori, ne tutuuka e Kadesi-Baruneya. See the chapterLuganda DC Bible 200319 “Twakola nga Mukama Katonda waffe bwe yatulagira, ne tuva ku Horebu, ne tutambula okuyita mu ddungu eryo lyonna eddene era ery'entiisa lye mwalaba, nga tukutte ekkubo eriyita mu nsi ey'ensozi ey'Abaamori, ne tutuuka e Kadesi Baruneya. See the chapter |