Online Bible

- Advertisements -




Et 1:15 - Luganda Bible 2003

15 Kale ne nzirira abakulembeze abagezi era abamanyifu be mwalonda mu bika byammwe, ne mbafuula abakulu bammwe, abakulira abantu olukumi lukumi, n'ebikumi bikumi, n'amakumi ataano ataano, n'ekkumi kkumi. Ne nteekawo n'abakulembeze abalala mu bika byammwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Kale ne nzirira abakulembeze abagezi era abamalirivu, ne mbafuula abakulembeze ab'enkumi, n'ebikumi, n'abataano, n'ab'amakumi, era n'abamyuka, ng'ebika byammwe bwe biri.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 “Bwe ntyo ne nzirira abakulu b’ebika byammwe, nga basajja ba magezi, abalina obumanyirivu, era abassibwamu ekitiibwa, ne mbalonda okubeeranga abakulembeze bammwe; okubanga abafuzi b’enkumi, n’abalala ab’ebikumi, n’abalala ab’amakumi ataano, n’abalala ab’ekkumi, mu bika byammwe byonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Kale ne ntwala abakulu b'ebika byammwe, abasajja ab'amagezi, era ab'amaanyi, ne mbafuula abakulu bammwe, abaami b'enkumi, era abaami b'ebikumi, era abaami b'ataano, era abaami b'amakumi, era abamyuka, ng'ebika byammwe bwe biri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Awo ne nzigya mu bika byammwe abasajja abagezi, abamanyirivu, ne mbassaawo ng'abakulu bammwe, babe abagabe b'enkumi n'ebikumi, ataano n'amakumi, babe abakulu mu bika byammwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Kale ne nzirira abakulembeze abagezi era abamanyifu be mwalonda mu bika byammwe, ne mbafuula abakulu bammwe, abakulira abantu olukumi lukumi, n'ebikumi bikumi, n'amakumi ataano ataano, n'ekkumi kkumi. Ne nteekawo n'abakulembeze abalala mu bika byammwe.

See the chapter Copy




Et 1:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements