Online Bible

- Advertisements -




Et 1:13 - Luganda Bible 2003

13 Mulonde abasajja abagezi, abategeevu era abamanyifu mu bika byammwe, abo mbafuule abakulembeze bammwe.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Ne mbagamba nti, ‘mulonde abasajja abagezi, abategeevu era abamanyifu mu bika byammwe, abo mbafuule abakulembeze bammwe.’

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Kale nno, mwerondemu, mu buli kika kyammwe, ab’amagezi, abategeevu era abalina obumanyirivu nga bassibwamu ekitiibwa, nange nnaabakuza ne mbafuula abakulembeze bammwe.’

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Mwetwalire abasajja ab'amagezi era abategeevu era ab'amaanyi, ng'ebika byammwe bwe biri, nange ndibafuula abakulu bammwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Mumpe abasajja be mulonze mu bika byammwe, abagezi, abategeevu, abamanyirivu, mbateekewo ng'abaami mu mmwe.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Mulonde abasajja abagezi, abategeevu era abamanyifu mu bika byammwe, abo mbafuule abakulembeze bammwe.’

See the chapter Copy




Et 1:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements