Et 1:1 - Luganda Bible 20031 Bino bye bigambo Musa bye yagamba Abayisirayeli bonna, nga bali mu ddungu, ku ludda lw'ebuvanjuba bw'omugga Yorudaani. Baali mu kiwonvu kyagwo okumpi ne Sufu, wakati w'akabuga Parani ku ludda olumu, n'obubuga Tofeli, Labani, Hazerooti ne Dizahabu ku ludda olulala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Bino bye bigambo Musa bye yagamba Isiraeri yenna, nga bali mu ddungu Alaba, ku ludda olw'ebuvanjuba bw'omugga Yoludaani. Baali mu kiwonvu kyagwo okumpi ne Sufu, wakati wa Palani ku ludda olumu, ne Toferi, Labani, Kazerosi ne Dizakabu ku ludda olulala. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Bino bye bigambo Musa bye yategeeza Abayisirayiri bonna nga bali ku ludda olw’ebuvanjuba w’omugga Yoludaani mu ddungu, mu Alaba okwolekera Sufu, wakati wa Palani ne Toferi, ne Labani, ne Kazerosi ne Dizakabu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Bino bye bigambo Musa bye yabuulira Isiraeri yenna emitala wa Yoludaani mu ddungu, mu Alaba awoolekera Sufu, wakati w'e Palani ne Toferi ne Labani ne Kazerosi ne Dizakabu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 Bino bye bigambo Musa bye yagamba Yisirayeli yenna ebuvanjuba wa Yorudani mu ddungu, mu Araba emitala wa Sufu, wakati wa Parani ne Tofeli, Labani, Kezeroti ne Di-Zawabu. See the chapterLuganda DC Bible 20031 Bino bye bigambo Musa bye yagamba Abayisirayeli bonna, nga bali mu ddungu, ku ludda lw'ebuvanjuba bw'omugga Yorudaani. Baali mu kiwonvu kyagwo okumpi ne Sufu, wakati w'akabuga Parani ku ludda olumu, n'obubuga Tofeli, Labani, Hazerooti ne Dizahabu ku ludda olulala. See the chapter |