Eseza 2:9 - Luganda Bible 20039 Omuwala oyo n'asanyusa nnyo Hegayi, Hegayi n'amuyisa bulungi n'ekisa. Teyalwa, n'atandika okumufumbirira, ng'asiimuulwa n'omuzigo, n'okuweebwa emmere ey'enjawulo. N'ateekebwa mu kifo ekisinga obulungi mu kisulo ky'abazaana, ng'alina n'abawala musanvu abaalondebwa mu b'omu lubiri okumuweerezanga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Awo omuwala oyo n'amusanyusa, n'afuna ekisa gyali; n'amuyisa bulungi; n'ayanguwa okumuwa ebintu bye eby'okwerongoosa wamu n'emigabo gye n'abawala omusanvu baagwanira okuweebwa nga baggibwa mu nnyumba ya kabaka, n'amujjulula ye n'abawala be n'abayingiza mu kifo ekyasinga obulungi mu nnyumba ey'abakazi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Eseza n’asiimibwa Kegayi, era n’amuwa ebintu eby’okulungiya, n’emmere ey’enjawulo. Era yamuwa n’abazaana musanvu abaalondebwa okuva mu lubiri lwa Kabaka, era n’amuteeka mu kifo ekisinga obulungi awakuumibwa abakyala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Awo omuwala oyo n'amusanyusa, n'afuna ekisa eri ye; n'ayanguwa okumuwa ebintu bye eby'okulongoosa wamu n'emigabo gye n'abawala omusanvu abaagwanira okubamuwa nga baggibwa mu nnyumba ya kabaka: n'amujjulula ye n'abawala be n'abayingiza mu kifo ekyasinga obulungi mu nnyumba ey'abakazi. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Omuwala oyo n'asanyusa nnyo Hegayi, Hegayi n'amuyisa bulungi n'ekisa. Teyalwa, n'atandika okumufumbirira, ng'asiimuulwa n'omuzigo, n'okuweebwa emmere ey'enjawulo. N'ateekebwa mu kifo ekisinga obulungi mu kisulo ky'abazaana, ng'alina n'abawala musanvu abaalondebwa mu b'omu lubiri okumuweerezanga. See the chapter |