Eseza 2:8 - Luganda Bible 20038 Ekiragiro kya kabaka bwe kyalangirirwa, abawala bangi ne baleetebwa mu kibuga ekikulu Susa. Mu abo ne Esiteeri mwe yajjira. Era naye n'ateekebwa mu lubiri, mu mikono gya Hegayi eyali alabirira abakazi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Awo olwatuuka ekiragiro kya kabaka n'etteeka lye bwe byawulirwa, n'abawala bangi nga bakuŋŋaanidde e Susani mu lubiri ne baakwasibwa Kegayi, awo Eseza naye n'atwalibwa mu nnyumba ya kabaka nnaakwasibwa Kegayi omukuumi w'abakazi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Awo olwatuuka ekiragiro kya Kabaka bwe kyalangirirwa, abawala bangi, nga ne Eseza mwali ne baleetebwa mu lubiri e Susani ne bakwasibwa Kegayi eyali alabirira abakyala ba Kabaka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Awo olwatuuka ekiragiro kya kabaka n'etteeka lye bwe byawulirwa, n'abawala bangi nga bakuŋŋaanidde e Susani mu lubiri mu mukono gwa Kegayi, awo Eseza n'atwalibwa mu nnyumba ya kabaka mu mukono gwa Kegayi omukuumi w'abakazi. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Ekiragiro kya kabaka bwe kyalangirirwa, abawala bangi ne baleetebwa mu kibuga ekikulu Susa. Mu abo ne Esiteeri mwe yajjira. Era naye n'ateekebwa mu lubiri, mu mikono gya Hegayi eyali alabirira abakazi. See the chapter |