Eseza 2:7 - Luganda Bible 20037 Yalina omuwala Esiteeri, muganda we gw'azaala, omuwala oyo ng'ayitibwa Hadasa mu Lwebureeyi. Yali alabika bulungi, nga mubalagavu. Bazadde be bwe baafa, Moruddekaayi n'amutwala n'amwola nga muwala we yennyini. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Moluddekaayi yalera Kadassa, era ayitibwa Eseza muwala wa kitaawe omuto, kubanga teyalina kitaawe newakubadde nnyina, era omuwala oyo yali mulungi nnyo; awo nnyina ne kitaawe bwe baafa, Moluddekaayi n'amutwala okuba omwana we ye. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Moluddekaayi yalina omuwala omuto erinnya lye Kadasa, gwe yalinako oluganda, eyakulira mu mikono gye, kubanga yali mulekwa nga yafiirwa kitaawe ne nnyina. Erinnya ly’omuwala ono eddala nga ye Eseza, era yali ng’alabika bulungi nnyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 N'alera Kadassa, ye Eseza muwala wa kitaawe omuto: kubanga teyalina kitaawe newakubadde nnyina, era omuwala oyo yali mulungi nnyo; awo nnyina ne kitaawe bwe baafa, Moluddekaayi n'amutwala okuba omwana we ye. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Yalina omuwala Esiteeri, muganda we gw'azaala, omuwala oyo ng'ayitibwa Hadasa mu Lwebureeyi. Yali alabika bulungi, nga mubalagavu. Bazadde be bwe baafa, Moruddekaayi n'amutwala n'amwola nga muwala we yennyini. See the chapter |