Online Bible

- Advertisements -




Eseza 2:6 - Luganda Bible 2003

6 Moruddekaayi yali omu ku abo abaanyagibwa okuva mu Yerusaalemu, Kabaka Nebukadunezzari ow'e Babilooni bwe yawangula era n'awaŋŋangusa Yekoniya, kabaka wa Buyudaaya.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 eyaggibwa mu Yerusaalemi wamu n'abasibe abaatwalirwa awamu ne Yekoniya kabaka wa Yuda, Nebukadduneeza kabaka w'e Babbulooni gwe yatwala.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 eyawaambibwa Nebukadduneeza, Kabaka we Babulooni n’aleetebwa mu buwaŋŋanguse nga y’omu ku basibe abaasibibwa ne Yekoniya, eyali Kabaka wa Yuda, okuva e Yerusaalemi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 eyaggibwa mu Yerusaalemi wamu n'abasibe abaatwalirwa awamu ne Yekoniya kabaka wa Yuda, Nebukadduneeza kabaka w'e Babulooni gwe yatwala.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Moruddekaayi yali omu ku abo abaanyagibwa okuva mu Yerusaalemu, Kabaka Nebukadunezzari ow'e Babilooni bwe yawangula era n'awaŋŋangusa Yekoniya, kabaka wa Buyudaaya.

See the chapter Copy




Eseza 2:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements