Eseza 2:5 - Luganda Bible 20035 Mu kibuga ekikulu Susa, mwalimu Omuyudaaya ng'ayitibwa Moruddekaayi mutabani wa Yayiri, Yayiri mutabani wa Simeeyi, Simeeyi mutabani wa Kiisi ow'omu Kika kya Benyamiini. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Waaliwo Omuyudaaya mu Susani mu lubiri, erinnya lye Moluddekaayi mutabani wa Yayiri, Yayiri mutabani wa Simeeyi, Simeeyi mutabani wa Kiisi Omubenyamini; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Mu biro ebyo mu lubiri e Susani, waaliyo Omuyudaaya ow’omu kika kya Benyamini, erinnya lye Moluddekaayi, mutabani wa Yayiri, muzzukulu wa Simeeyi, muzzukulu wa Kiisi, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Waaliwo Omuyudaaya mu Susani mu lubiri, erinnya lye Moluddekaayi mutabani wa Yayiri mutabani wa Simeeyi mutabani wa Kiisi Omubenyamini; See the chapterLuganda DC Bible 20035 Mu kibuga ekikulu Susa, mwalimu Omuyudaaya ng'ayitibwa Moruddekaayi mutabani wa Yayiri, Yayiri mutabani wa Simeeyi, Simeeyi mutabani wa Kiisi ow'omu Kika kya Benyamiini. See the chapter |