Online Bible

- Advertisements -




Eseza 2:4 - Luganda Bible 2003

4 Olwo nno onoosobola okulondamu omuwala abasinga bonna, omufuule Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti.” Kabaka n'asiima amagezi ago era n'agakolerako.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Awo omuwala kabaka gw'alisiima abe Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti.” Ekigambo ekyo ne kisanyusa kabaka; era n'akola bw'atyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Awo omuwala anasiimibwa kabaka, ye anafuuka Nnabagereka mu kifo kya Vasuti.” Ekirowoozo ekyo kyasanyusa kabaka, era n’akissa mu nkola.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 awo omuwala kabaka gw'alisiima abe kaddulubaale mu kifo kya Vasuti. Ekigambo ekyo ne kisanyusa kabaka; n'akola bw'atyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Olwo nno onoosobola okulondamu omuwala abasinga bonna, omufuule Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti.” Kabaka n'asiima amagezi ago era n'agakolerako.

See the chapter Copy




Eseza 2:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements