Online Bible

- Advertisements -




Eseza 2:23 - Luganda Bible 2003

23 Bwe baabuuliriza, ne basanga nga bwe kityo bwe kiri. Abasajja abo bombi ne bawanikibwa ku kalabba. Ne kiwandiikibwa, nga kabaka alaba, mu kitabo ky'ebibaawo buli lunaku.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 Awo ekigambo ekyo bwe baakyekenneenya, ne kirabikanga kyali kituufu, bombi ne bawanikibwa ku muti. Awo ne kiwandiikibwa mu kitabo eky'ebibaawo ebikulu mu maaso ga kabaka.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 Awo ekigambo ekyo bwe baakyekenneenya, ne kirabika nga kituufu, abasajja abo bombi ne bawanikibwa ku kalabba. Awo ebigambo bino byonna ne biwandiikibwa mu kitabo eky’ebyafaayo ebya buli lunaku mu maaso ga Kabaka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Awo ekigambo ekyo bwe baakikenneenya, ne kirabika nga bwe kyali bwe kityo, bombi ne bawanikibwa ku muti: awo ne kiwandiikibwa mu kitabo eky'ebigambo ebya buli lunaku mu maaso ga kabaka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 Bwe baabuuliriza, ne basanga nga bwe kityo bwe kiri. Abasajja abo bombi ne bawanikibwa ku kalabba. Ne kiwandiikibwa, nga kabaka alaba, mu kitabo ky'ebibaawo buli lunaku.

See the chapter Copy




Eseza 2:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements