Online Bible

- Advertisements -




Eseza 2:21 - Luganda Bible 2003

21 Mu kiseera ekyo, Moruddekaayi ng'atudde ku mulyango gwa kabaka, babiri ku balaawe ba kabaka, Bigitaana ne Teresi abaggazi, ne basunguwala, ne bakola n'olukwe okutemula Kabaka Ahaswero.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 Awo mu biro ebyo, Moluddekaayi ng'atudde mu mulyango gwa kabaka, babiri ku balaawe ba kabaka, Bigusani ne Teresi, ku abo abaakuumanga oluggi, ne basunguwala ne bagezaako okutemula kabaka Akaswero.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 Awo mu biro ebyo Moluddekaayi ng’atudde ku wankaaki wa Kabaka, abalaawe ba Kabaka babiri, Bigusani ne Teresi, ku abo abaakuumanga omulyango, ne banyiigira Kabaka Akaswero, era ne bateesa okumutemula.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 Awo mu biro ebyo, Moluddekaayi ng'atudde mu mulyango gwa kabaka, babiri ku balaawe ba kabaka, Bigusani ne Teresi, ku abo abaakuumanga oluggi, ne basunguwala ne bagezaako okukwata kabaka Akaswero.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

21 Mu kiseera ekyo, Moruddekaayi ng'atudde ku mulyango gwa kabaka, babiri ku balaawe ba kabaka, Bigitaana ne Teresi abaggazi, ne basunguwala, ne bakola n'olukwe okutemula Kabaka Ahaswero.

See the chapter Copy




Eseza 2:21

Follow us:

Advertisements


Advertisements