Eseza 2:20 - Luganda Bible 200320 Esiteeri yali tayogeranga maka mw'asibuka, wadde eggwanga lye, kubanga Moruddekaayi yali amukuutidde obutabuulirako muntu n'omu. Esiteeri n'amugondera ne mu kino, nga bwe yamugonderanga mu byonna mu buto, ng'akyali mu maka ge. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Eseza yali tategeezanga ekika kye bwe kyali newakubadde abantu be; nga Moluddekaayi bwe yamukuutira; kubanga Eseza yaagondera ekiragiro kya Moluddekaayi nga bwe yakolanga bwe yali ng'akyamulera. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Eseza yakuuma ekyama Moluddekaayi kye yali amukuutidde, eky’obutayogera ekika kye newaakubadde eggwanga lye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Eseza yali tategeezanga ekika kye bwe kyali newakubadde abantu be; nga Moluddekaayi bwe yamukuutira: kubanga Eseza yakola ekiragiro kya Moluddekaayi nga bwe yakolanga bwe yali ng'akyamulera. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Esiteeri yali tayogeranga maka mw'asibuka, wadde eggwanga lye, kubanga Moruddekaayi yali amukuutidde obutabuulirako muntu n'omu. Esiteeri n'amugondera ne mu kino, nga bwe yamugonderanga mu byonna mu buto, ng'akyali mu maka ge. See the chapter |