Eseza 2:2 - Luganda Bible 20032 Awo abaweereza ba kabaka, abaali okumpi naye, ne bagamba nti: “Ayi Ssaabasajja, bakunoonyeze abawala abato abalungi era embeerera. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Awo abaddu ba kabaka abaamuweerezanga ne boogera nti, “Banoonyeze kabaka abawala abato abalungi abatamanyi musajja. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Awo abaddu ba Kabaka ne baleeta ekirowoozo nti, “Banoonyeze Kabaka omuwala ku bawala abato abalungi nga mbeerera. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Awo abaddu ba kabaka abaamuweerezanga ne boogera nti Banoonyeze kabaka abawala abato abalungi abatamanyi musajja: See the chapterLuganda DC Bible 20032 Awo abaweereza ba kabaka, abaali okumpi naye, ne bagamba nti: “Ayi Ssaabasajja, bakunoonyeze abawala abato abalungi era embeerera. See the chapter |