Eseza 2:18 - Luganda Bible 200318 Awo kabaka n'akola embaga nnene eyaliko abaami be bonna, n'abaweereza be ng'awasizza Esiteeri. Kabaka n'alangirira olunaku olw'okuwummula mu matwale ge, era n'agaba n'ebirabo bingi ebyatuukana n'ekitiibwa kye nga kabaka. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Awo kabaka n'alyoka afumbira abakungu be bonna n'abaddu be embaga enkulu, embaga ya Eseza; n'awa amasaza okusonyiyiwa emisolo, n'agaba ebirabo, ng'obugabi bwa kabaka bwe bwali. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Awo Kabaka n’akolera Eseza embaga ennene, n’ayita abakungu be wamu n’abaami be, era n’alangirira abantu okusonyiyibwa emisolo mu bitundu byonna, ate n’agaba n’ebirabo nga bwe yayagala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Awo kabaka n'alyoka afumbira abakungu be bonna n'abaddu be embaga enkulu, embaga ya Eseza; n'awa amasaza okusonyiyibwa, n'agaba ebirabo, ng'obugabi bwa kabaka bwe bwali. See the chapterLuganda DC Bible 200318 Awo kabaka n'akola embaga nnene eyaliko abaami be bonna, n'abaweereza be ng'awasizza Esiteeri. Kabaka n'alangirira olunaku olw'okuwummula mu matwale ge, era n'agaba n'ebirabo bingi ebyatuukana n'ekitiibwa kye nga kabaka. See the chapter |