Eseza 2:14 - Luganda Bible 200314 Yatwalibwanga ewa kabaka akawungeezi, ate enkeera n'aggyibwayo, n'atwalibwa mu nnyumba y'abazaana endala, erabirirwa Saasugazi omulaawe. Omuwala teyaddangayo ewa kabaka, okuggyako nga kabaka amutumizza ng'amuyita n'erinnya. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Yagendanga akawungeezi n'akomawo enkya mu nnyumba ey'abakazi eyokubiri nnaakwasibwa Saasugazi omulaawe wa kabaka eyakuumanga abazaana; teyaddangayo nate eri kabaka, wabula nga kabaka amusanyukidde, era ng'ayitiddwa n'erinnya. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Yagendangayo kawungeezi, ate bwe bwakeeranga, n’addayo mu kifo ekirala era eky’abakyala ekyalabirirwanga Saasugazi, omulaawe wa Kabaka eyakuumanga abakyala ba Kabaka abalala. Era omuwala oyo teyaddanga wa Kabaka wabula ng’amusiimye, era ng’amutumizza. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Yagenda akawungeezi n'akomawo enkya mu nnyumba ey'abakazi ey'okubiri mu mukono gwa Saasugazi omulaawe wa kabaka eyakuumanga abazaana: teyayingira nate eri kabaka, wabula nga kabaka amusanyukidde, era ng'ayitiddwa n'erinnya. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Yatwalibwanga ewa kabaka akawungeezi, ate enkeera n'aggyibwayo, n'atwalibwa mu nnyumba y'abazaana endala, erabirirwa Saasugazi omulaawe. Omuwala teyaddangayo ewa kabaka, okuggyako nga kabaka amutumizza ng'amuyita n'erinnya. See the chapter |