Online Bible

- Advertisements -




Eseza 2:13 - Luganda Bible 2003

13 Omuwala bwe yabanga agenda eri kabaka mu ngeri eyo, buli ky'asaba ave nakyo mu nnyumba y'abazaana, okugenda mu lubiri lwa kabaka, kyamuweebwanga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Kale bw'atyo omuwala bwe yagendanga eri kabaka, kyonna kye yayagalanga y'akiweebwanga okugenda nakyo ng'ava mu nnyumba ey'abakazi ng'agenda mu nnyumba ya kabaka.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Bw’atyo omuwala n’alyokanga agenda eri Kabaka. Omuwala bwe yatuukanga okugenda ewa Kabaka yabanga wa ddembe okuweebwa kyonna ky’ayagala okuva mu nnyumba y’abakyala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 kale bw'atyo omuwala n'alyoka ajja eri kabaka, kyonna kye yayagala n'akiweebwa okugenda naye ng'ava mu nnyumba ey'abakazi ng'agenda mu nnyumba ya kabaka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Omuwala bwe yabanga agenda eri kabaka mu ngeri eyo, buli ky'asaba ave nakyo mu nnyumba y'abazaana, okugenda mu lubiri lwa kabaka, kyamuweebwanga.

See the chapter Copy




Eseza 2:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements