Online Bible

- Advertisements -




Eseza 2:11 - Luganda Bible 2003

11 Buli lunaku, Moruddekaayi yeeyisaayisanga mu maaso g'oluggya lw'ekisulo ky'abazaana, asobole okumanya ebifa ku muwala we.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Era Moluddekaayi n'ayitanga buli lunaku mu maaso g'oluggya lw'ennyumba ey'abakazi, okumanya Eseza bw'ali, era n'ebimukwatako.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Buli lunaku Moluddekaayi yalagangako mu luggya lw’ennyumba ya bakyala okumanya ebyafanga ku Eseza.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Era Moluddekaayi n'atambuliranga buli lunaku mu maaso g'oluggya lw'ennyumba ey'abakazi, okumanya Eseza bw'ali, era ky'alibeera.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Buli lunaku, Moruddekaayi yeeyisaayisanga mu maaso g'oluggya lw'ekisulo ky'abazaana, asobole okumanya ebifa ku muwala we.

See the chapter Copy




Eseza 2:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements