Eseza 2:10 - Luganda Bible 200310 Esiteeri yali tayogedde ggwanga lye, wadde amaka mw'asibuka, kubanga Moruddekaayi yali amukuutidde okubisirikira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Eseza yali tategeezanga abantu be bwe baali newakubadde ekika kye, kubanga Moluddekaayi yali amukuutidde obutakyogera. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Eseza yali tamanyiddwa ggwanga lye, wadde ekika kye, kubanga Moluddekaayi yali amugaanye okulyogera. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Eseza yali tategeezanga abantu be bwe baali newakubadde ekika kye: kubanga Moluddekaayi yali amukuutidde obutakitegeeza. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Esiteeri yali tayogedde ggwanga lye, wadde amaka mw'asibuka, kubanga Moruddekaayi yali amukuutidde okubisirikira. See the chapter |