Eseza 2:1 - Luganda Bible 20031 Kabaka Ahaswero bwe yamala okukkakkana obusungu, n'asigala ng'alowooza ku kikolwa kya Vasuti, ne ku kirangiriro kye yali amufulumizzaako. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Awo oluvannyuma lw'ebyo, obusungu bwa kabaka Akaswero bwe bwakkakkana, n'alyoka ajjukira Vasuti n'ekyo kye yakola, n'ekyo ekyali kimulangiriddwako. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Oluvannyuma, obusungu bwa Kabaka Akaswero bwe bwakkakkana, yasigala ng’alowooza ku Vasuti, kye yakola, n’ekyali kisaliddwawo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Awo oluvannyuma lw'ebyo, obusungu bwa kabaka Akaswero bwe bwakkakkana, n'alyoka ajjukira Vasuti n'ekyo kye yakola n'ekyo ekyateekebwa eri ye. See the chapterLuganda DC Bible 20031 Kabaka Ahaswero bwe yamala okukkakkana obusungu, n'asigala ng'alowooza ku kikolwa kya Vasuti, ne ku kirangiriro kye yali amufulumizzaako. See the chapter |