Eseza 1:7 - Luganda Bible 20037 Omwenge gwagabulirwa mu bikopo bya zaabu ebyenjawulo, nga tewali wadde ebibiri ebifaanagana, era kabaka yagabula omwenge mungi ddala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Eby'okunywa byagabulirwa mu binywerwamu ebya zaabu, ebinywerwamu ebyo byali byanjawulo nga tebifaanana, n'omwenge gwa kabaka gwali mungi nnyo, ng'obugabi bwa kabaka bwe bwali. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Mu kugabula kwa kabaka, wayini yaweerezebwa mu bikopo bya zaabu, nga buli kimu tekifanagana na kinnaakyo, ne wayini wa Kabaka yali mungi ddala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Ne babanywesa mu bintu ebya zaabu, (ebintu nga tebifaanana byokka na byokka,) n'omwenge ogwa kabaka mungi nnyo, ng'obugabi bwa kabaka bwe bwali. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Omwenge gwagabulirwa mu bikopo bya zaabu ebyenjawulo, nga tewali wadde ebibiri ebifaanagana, era kabaka yagabula omwenge mungi ddala. See the chapter |