Eseza 1:5 - Luganda Bible 20035 Ekiseera ekyo bwe kyaggwaako, kabaka n'agabula abantu be bonna, abagagga n'abaavu, abaali mu kibuga ekikulu Susa, ekijjulo ekyamala ennaku omusanvu, nga kigabulirwa mu kidaala ekyakolebwa mu lubiri lwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Awo ennaku ezo bwe zaggwaako, kabaka n'afumbira embaga abantu bonna abaali awo mu lubiri lw'e Susani, abakulu n'abato, ennaku musanvu, mu luggya olwali mu maaso g'ennimiro z'olubiri lwa kabaka; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Ennaku ezo bwe zaggwaako, Kabaka n’agabula abantu bonna okuva ku asemberayo ddala okutuuka ku asingirayo ddala ekitiibwa embaga endala eyali mu luggya, mu lubiri e Susani okumala ennaku musanvu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Awo ennaku ezo bwe zaatuukirira, kabaka n'afumbira embaga abantu bonna abaali bali awo mu lubiri lw'e Susani, abakulu n'abato, ennaku musanvu, mu luggya olw'oku lusuku olw'olubiri lwa kabaka; See the chapterLuganda DC Bible 20035 Ekiseera ekyo bwe kyaggwaako, kabaka n'agabula abantu be bonna, abagagga n'abaavu, abaali mu kibuga ekikulu Susa, ekijjulo ekyamala ennaku omusanvu, nga kigabulirwa mu kidaala ekyakolebwa mu lubiri lwe. See the chapter |