Eseza 1:3 - Luganda Bible 20033 Awo Kabaka Ahaswero, mu mwaka ogwokusatu ogw'obufuzi bwe, n'agabula abafuzi n'abaami be bonna ekijjulo. Ab'amagye ga Perusiya ne Mediya, awamu n'abakungu n'abaami b'amasaza, nabo baaliwo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 mu mwaka ogwokusatu ogw'okufuga kwe n'afumbira embaga abakungu be bonna n'abaddu be; n'abakulu b'amaggye ag'e Buperusi n'e Bumeedi, abakungu n'abakulu b'amasaza nga bali mu maaso ge, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 mu mwaka ogwokusatu ogw’obufuzi bwe, yagabula abakungu n’abaami be abakulu embaga. Abaduumizi ba magye aga Buperusi ne Bumeedi, n’abalangira n’abakungu b’amasaza bonna baagiriko. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 mu mwaka ogw'okusatu ogw'okufuga kwe n'afumbira embaga abakungu be bonna n'abaddu be; obuyinza bw'e Buperusi n'e Bumeedi, abakungu n'abakulu b'amasaza nga bali mu maaso ge: See the chapterLuganda DC Bible 20033 Awo Kabaka Ahaswero, mu mwaka ogwokusatu ogw'obufuzi bwe, n'agabula abafuzi n'abaami be bonna ekijjulo. Ab'amagye ga Perusiya ne Mediya, awamu n'abakungu n'abaami b'amasaza, nabo baaliwo. See the chapter |